Luganda qoutes & sayings

engero , Luganda qoutes ,this page brings you all the luganda qoutes and saying with there meanings


1.Omubi atavaawo anaaza omulungi emabega
(
Omubi bw'abeera n'omulungi ebbanga eddene omulungi alwa edda n'amwagala)

 2. Ataakwalize ng’anda, akulaga kifo.
(
Ow’ekika kino omuntu gwe yandikulaze alaba avuddewo nga lw’akugamba nti, ‘Oyo gw’olabye wa luganda mu ngeri gundi’. Omuntu amaze okugenda oba tokyayinza kumumanya bulungi era naye okukwetegereza.)


3. Anakujja emize ageya nnyoko ng'owulira(Omukwaano gw'omwana ne mama gwamaanyi nnyo. Bwogeya mama ng'omwana awulira oba wereetera bizibu.)
4.Analemwa ebbuziokutuga nti lilino lintunulide.  (Omuntu nga analemwa okukola ekintu tabulako kyeyekwasa).
 
5.Engalo ensa ziwoomera nyinizo.    (Kiba kirungi okuwa bannaffe ku byaffe).

6.Baleke baggwe akanyoomagano nga gw'ayagala y'ali kungulu    (Bw'aba nga gwe batudde ku nfeete abataasa mangu).

7.Kasobeza ng'enneebaza y'omwaavu(ajja akaaba , bw'omuwa ng'era akaaba nti "onnanze ki ssebo" )

8.Akuweera omwana, akira nakwagadde.
(Omukwano gw'omuzadde n'omwana kikulu nnyo.)

9.
Mimwa etoloba, nga geya bwebajja
 
(Bwooba ogeya munno akuli okumpi, kiraga bwotoli mwesigwa era nebobeera onyumiza babeera bakusunga.) 
10. Ayogedde kirabika ng'owettulu abika.
     (Owettulu buli kiseera aba ajja amaziga mumaaso. )

11. okuwoza tekubongola mannyo
( Ebyo abajeemu bye bogera nga bamaze okuzza emisango mu bugenderevu bwe gimara okubakka mu vvi ne bategeera ebiva mu kuzza emisango)

4 comments:

Hi ! here you can download Omulaambo Gw’omwaana, a most authentic and renowned Islamic Book.
http://www.dislamicbooks.com/2015/12/download-omulaambo-gwomwaana-pdf-in.html
The book is also available in English, Urdu and other Languages.

Good 👍👍 and liked it

Post a Comment

Share

Twitter Delicious Facebook Digg Stumbleupon Favorites More